athi love ofayo şarkı sözleri
(Ofayo tubalage batunule basilike)
ATHI LOVE BEYIBI
(N'omutima gwo tugabane)
One love tune
(bawalane bafitine)
Affi eeeh
Ye gwe amanyi omukwano
Bali tebamanyi mukwano ooh ooh
Babeera mubigambo,kibaluma nga Tweyisanga bazungu aaah
Onyola eliso byotunulila musanyusa amaziga
Nenaku gwe wajisangula aaah
Nze nenjaga sikyagikozesa tukuma muliro
Simanyi oba ex aguwulila aaah
No body notice we different
Coz every time we keep on grading
We better keep our love in a distance ya
A thisa true love story
Ofayo tubalage batunule basilike
N'omutima gwo tugabane bawalane bafitine
Ofayo tubalage batunule basilike
N'omutima tugabane bakanule basilike
Taata wo security jyeyakuwa aah
Maama wo obulungi bwe bweyakuwa aah
Kyovolaba wanyilila nga basoga aah
Amaaso gandege laba gwe amakula aah
Omanyi ebyomukwano binuma aah
Ngo olinoyo gwewasima every day
Nga akunumisa akabozi ngomukwano Gunuma nga tewali nagambayo ooh
Ofayo tubalage batunule basilike
N'omutima gwo tugabane bawalane bafitine
Ofayo tubalage batunule basilike
N'omutima gwo tugabane bakanule basilike
Ye gwe amanyi omukwano
Bali tebamanyi mukwano ooh ooh
Babela mubigambo kibaluma nga tweyisanga
Bazungu aaah
Taata wo security jyeyakuwa aah
Maama wo obulungi bwe bweyakuwa aah
Kyovolaba wanyilila nga basoga aah
Amaso gandege laba gwe amakula aah
Ofayo tubanga batunule basilike
N'omutima gwo tugabane bawalane bafitine
Ofayo tubanga batunule basilike
N'omutima gwo tugabane bakanule basilike
basilike

