b2c awo şarkı sözleri

Aah ah aah B2C Soldiers Davie Lutalo (Hehehe) Ooh Artin on the beat Hmmm! Nsanyuse okulaba Nakoma kukulaba ku birthday ya Nakuya Nga ndaba onkeneka, ooh oh Tudde we twakoma Munda mutima gwange walekamu omuliro Mpulira mbabuka, ooh oh Onfudde na crazy Nkankanirira mu magulu am lazy Siiga butter ku mugaati bread Kkiriza mbeere mukwano gwo friend Awo, awo Awo wennyini mukwano gwange awo Yeah yeah ah By’ebyo by’ebyo By’ebyo byennyini mukwano gwange by’ebyo Yeah yeah yeah babe Bino bye nkugamba ogenda kufunamu Bino biyamba ffembi Njagala okkirize nga teweesisenamu Bino biyamba ffembi, ooh Bye nkugamba ogenda kufunamu Bino biyamba ffembi Njagala okkirize nga teweesiseemu Bino biyamba ffembi, aah Onnyizenyize ebiwundu munda Gwe kitangaala ekingyakira buli gye ŋenda Kati tondeka ku mulyango Honey wange mpeeka ku mugongo Wadde oyambadde kakondo Sirikuleka owange omulongo Oli kibala ki? Olimu kiki ekikufuula kiti? Babe, olya mmere na ki? Ebikwawulanga notaba nga bali Awo, awo Awo wennyini mukwano gwange awo Yeah yeah ah By’ebyo by’ebyo By’ebyo byennyini mukwano gwange by’ebyo Ebinnuma Mbadde nkulowoozangako Nkwesunga nkulinze nga mpeke ya tulo Yeggwe queen gwe twasomangako Mu butabo bw’abalungi ow’obumwa obugonvu Yes oh, maama Ono anyuma ne bwe yesiba leesu, yokka Feeza, oh oh Bw’ayaka tamanyi na ttabaaza Mu kwaka, yeah yeah yeah eh Bino bye nkugamba ogenda kufunamu Bino biyamba ffembi (girl) Njagala okkirize nga teweesisenamu Biyamba ffembi (yeah aah) Yeggwe boss, yeggwe doze, yeggwe nurse Yeggwe my deejay, yeggwe dance Yeggwe queen, yeggwe moon, yeggwe mars Yeggwe my future baby yeggwe nurse oh Nze ndi nsigo, baby yeggwe farmer Nze ndi kkubo, baby yeggwe driver aaah Awo, awo Awo wennyini mukwano gwange awo Yeah yeah ah Bino bye nkugamba ogenda kufunamu Bino biyamba ffembi Njagala okkirize nga teweesisenamu Biyamba ffembi, ooh Bye nkugamba ogenda kufunamu Bino biyamba ffembi Njagala okkirize nga teweesisenamu Bino biyamba ffembi, aah LYRICS PUBLISHED BY: PROMOTER MUSA
Sanatçı: B2C
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 3:39
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
B2C hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı