bebe cool corona distance şarkı sözleri

0800203033 Hmm, yiiyo Enamba ya corona e Uganda Ron Waliwo ekirwadde ki kanywamusaayi Kwata mpola tekikulya mutaayi Speed kidduka ya kikumi kinaana Tekimanyi muto, mukulu na mukadde Yadde emirembe ngalo Nkusabye tokwata mu ngalo alo Bya nnaku tokuba mu ngalo Kino ekirwadde kiyita mu ngalo, alo Kino tekimanyi atalina alina Nkusaba baby teweegayaalira Soft spot tozitigaatiga Ngalo naabisa ssabbuuni oba sanitizer Keep your hands neat all the time Keep a distance everybody Keep your hands neat all the time Social distancing is the answer kale A Fresh Buno obulwadde butemu nnyo tokola mpaka Bukwata n’abato tebumanyi bayonka Mmwe abaagala obulamu bambi musigale ewaka Tusigale ku biragiro tugoberere amateeka Wash your hands regularly, with soap Cover your mouth and nose, when you cough Tukozese bulungi sanitizers Fresh Kid UG mu corona distance Bbongera eyo bambi teekawo ka distance Ssi mu bubi Teekawo space wakati wo nange Ssi mu bubi Tongwa mu kafuba corona distance Ssi mu bubi Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe Ssi mu bubi Bbongera eyo bambi teekawo ka distance Ssi mu bubi Teekawo space wakati wo nange Ssi mu bubi Tongwa mu kafuba corona distance Ssi mu bubi Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe Olaba kimegga ne ba kirimaanyi Sigala ewaka totambula munywanyi Tekimanyi muto ssi mukulu ssi kawaani Mukama yamba gwe taasa Uganda Eeh, all over the world People are dying we’re terrified, eh Azawi kambalabule Tugira tukolera ewaka kitabuse, eeh We shall overcome If we fight this together, me and you, eh We shall overcome Brothers and sisters nsaba tuwulirize Abe mwana, maama oba taata Tusigale waka bino ssi bya kusaaga no Nkimanyi kizibu naye kiba kitutaasa, your bwoy Tutyame tuwulirize bye batukoba Ab’ebyobulamu bye batukoba Tunaabe mu ngalo bye batukoba Ni ssabbuuni sanitizer bye batukoba Bbongera eyo bambi teekawo ka distance Ssi mu bubi Teekawo space wakati wo nange Ssi mu bubi Tongwa mu kafuba corona distance Ssi mu bubi Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe Ssi mu bubi Bbongera eyo bambi teekawo ka distance Ssi mu bubi Teekawo space wakati wo nange Ssi mu bubi Tongwa mu kafuba corona distance Ssi mu bubi Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe Better think top over hygiene Sanitizer sanitizing The corona virus there spreading Wash up with soap and water Torarora kubi Stay away from we Musigare omuka Respect the quarantine Freshest nigga around town Eno ye special antidote ya COVID-19 Buli mbuzi ku nkondo yaayo stay at home quarantine Wash your hands using a sanitizer oba ssabbuuni Abayimbi tusigale mu studio tukole tune Prevention is better than cure towakana mutiini Awulidde bwotyo tegeeza munno toba mean Pray for me I pray for you, twesigame ku ddiini Quarantine, ku ddiini Be pasho, onyekaruba Kwa ume korachingo Kare dishu kwon Pire tek baro inarodu Bbongera eyo bambi teekawo ka distance Ssi mu bubi Teekawo space wakati wo nange Ssi mu bubi Tongwa mu kafuba corona distance Ssi mu bubi Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe Ssi mu bubi Bbongera eyo bambi teekawo ka distance Ssi mu bubi Teekawo space wakati wo nange Ssi mu bubi Tongwa mu kafuba corona distance Ssi mu bubi Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe COVID-19 bulwadde bubi nnyo Fresh Dad, mbasaba mwekuume nnyo Mwewale okutambula, n’okukuŋaana ennyo Kino ky’ekirwadde ekiyinza okutumalawo ennyo Singa tubeera tetwefuddeeko nnyo Olaba kiyuuguumya ensi zi super power Twekuume! Keep your hands neat all the time Social distancing is the answer kale (Talking) Bwewabaawo ensonga yonna Ng’ekwata ku kawuka aka corona Kuba ku nnamba 0800203033 LYRICS PUBLISHED BY: PROMOTER MUSA
Sanatçı: Bebe Cool
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 4:36
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Bebe Cool hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı