b.o.b embeera şarkı sözleri

Kattake ttake olinga cake Ogonda ebittama onyuma peck Ani amukwaatako muwe ki tteke Amwewulira sooka olinye brake Bino bino byebiruma abayaye Olina bino bino ebikalibya omuyaye Soma mu nawe tugende mukisawe Nkukakase ekigere obuyaye obukyawe Kyamisana kyagulo kyamisana kyagulo Onkyankalanya nyo emisana no'lwegulo Onyuma mu lunyuma lwo Ondeeta amaalo Luliba olwo nja? nja? Haha Ntekewo embeera?(tekawo) Tonakutta tubikole neera?(hmm) Ewaka newodayo enkeera Katumwa aliwa nkyuuse embeera?(tekawo) Ntekewo embeera? (Hmm) Tonakutta tubikole neera?(tekawo) Ewaka newodayo enkeera(hmm) Katumwa aliwa nkyuuse embeera?(tekawo) Bounce bounce pon' de beat The roof is on fire, the house on heat Watagaza B2C nebakola heat Nze Nja kukusanyusa nkuwe ne receipt Somamu totya xcul fees Gus nina, nakola ettiizi Nja kukimako newoliba kumwezi Nkufuukire olukokobe nkukumise kiface Yoya benz njikeeze ku fence BeoBe number one mu race Nze alina heat song ku trace Nga si nagenda nzirugaze place? Hmm? Ntekewo embeera?(tekawo) Tonakutta tubikole neera?(hmm) Ewaka newodayo enkeera Katumwa aliwa nkyuuse embeera?(tekawo) Ntekewo embeera?(hmm) Tonakutta tubikole neera?(tekawo) Ewaka newodayo enkeera(hmm) Katumwa aliwa nkyuuse embeera?(tekawo) Muliwa? muliwa? Sibalaba? Ninga ali mumuka ntunuza malala Omugaga awangaale omwavu wakufa Gwe anyiize genda onywe obutwa Baliwa? baliwa? Sibalaba? Ninga ali mumuka ndabisa malala Omugaga awangaale omwavu wakufa Gwe anyiize gwe ngo'nywa obuttwa Kyovolaba bwenzija emitima jidduka zampaka Abaavu banteeka bakazi baabwe bbo banetaaga Nchopinga money nga rocafera nembatiisa Nebyana ebirina emibiri kudyo bimpeweetta Mba nebakyali abajjeyita Balinamu tebeetya, tubeerayo mu center Tugaaya sente empya nenkadde ne'obwaana ttuzimanga, you know what I mean BeoBe exquisite hahahaha! Ntekewo embeera?(tekawo) Tonakutta tubikole neera?(hmm) Ewaka newodayo enkeera Katumwa aliwa nkyuuse embeera?(tekawo) Ntekewo embeera?(hmm) Tonakutta tubikole neera?(tekawo) Ewaka newodayo enkeera(hmm) Katumwa aliwa nkuuse embeera(tekawo) BeoBe exquisite WOrd You heard men...
Sanatçı: B.o.B
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 3:04
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
B.o.B hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı