B.o.B şarkı sözleri

Obulunji bwo bwanjawulo, green screen Graphics call of duty, clear skin Wandiba actress oli ku scene Njasamirira onkombya ku chin Light is faster, kyo'ova obasoka Onkuba taano nsinika joker Mpatana mubiri gwo, nkuyirba broker Yo shades are grey and a little bit darker Neswanta, onswama vampire Colonialist, owamba empire Toli ku buvaazi wekuba zi attire Sayo loop DJ, more fire Kirabe, ebyo ebigulu byekireega Kirabe, ebyo ebitama byekiseesa Kirabe, ekyo ekiwatto so slender Kirabe, ogwo omugongo tender Kirabe, ago agasambi Kali Kirabe, kituzoganya nga gaali Kirabe, hooks law ki identifieinga pulley Kirabe, tekisiba kitukuba amakuuli Ayi yesu njattula ndokose Mulinya wagonda, alinga gwebakose Amaso agakekereza nga gwebagawoze She's the deal jenetaaga nkozese, Nziza misango omwana ampozese Kirabe man, emanju yewunzise Ekitumbwe best on true story She got a friend in me, toy story Nkoye nze okunya, mpaako nawe Nkoye okumpisamu amaaso nekyaaye Nkoye okusirika kati kenkwanike Teri budde express nkwoze Nsubiza okulinda paka ngomazze You know what you want saagala wemamaaze Naye banange, nga nambooze Nyimba za Marvin gey , get up get up Kirabe, ebyo ebigulu byekireega Kirabe, ebyo ebitama byekiseesa Kirabe, ekyo ekiwatto so slender Kirabe, ogwo omugongo tender Kirabe, ago agasambi Kaali Kirabe, kituzogonya nga gaali Kirabe, hooks law ki identifieinga pulley Kirabe, tekisiba kitukuba amakuuli Kirabe mu part one Kinyuma nga part two Kinjogeza patois Yo gyal yuh good Statement kweeri, body food Your body micasa I'd stay if I could Ojudde beer ontamiza ne crude Mixed feelings, friendly ne rude Nkuli bukiika ye daily mood Buli mwaka mba nkiika nga school Nkulabako nseko buseko nyenya tool Laba bwenkufiirako 'mantala nga fool Bamuda triangle jenjagala to rule Desperado nkuvuge nga bull Kitonya Tonya, love stool Kigenya agenya, girls rule Nja kikolerera nkisasule obusuulu Mpalule paka ka ne zi moon soon Kirabe, ebyo ebigulu byekireega Kirabe, ebyo ebitama byekiseesa Kirabe, ekyo ekiwatto so slender Kirabe, ogwo omugongo tender Kirabe, ago agasambi Kaali Kirabe, kituzoganya nga gaali Kirabe, hooks law ki identifieinga pulley Kirabe, tekisiba kituba amakuuli
Ad Soyad: B.o.B
Müzik Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: -
Toplam: 209 Kayıtlı şarkı
B.o.B hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı

Sanatçı Görseli Yok