calvary ministries effumu şarkı sözleri

Ebyamutusibwako Mukama bitiisa nyo Songa ate mbirinamu omukono ebyabawo Atalina musango gwona Emiggo egyo twamukuba gyaki Ffumu elyamufumita laba Nalirina mikono gwange Kino kitalo Nga twamujeza nga ndi musanyufu Nga twabonyabonya Songa ate oyo yewayo kulwange, nze mpone Muli nejjusa lwaki namukolo ebyo byonna Nsaba kisonyiwo ayi mukama onsasire Lugenddo lwo musalaba gwe nga lukambwe nyo Songa ate mbirinamu omukono ebyabawo Kuffa okwensonyi okwo mwe yaffira Nabanonereza waki Ffumu elyamufumita laba Nalirina mikono gwange nejjusa Kwona okwagala kwe nakuyiwa kale Muli Mpulira numwa nyo Mukisa kye kyona yafuna mu bulumi bwokka Kitaawe Muli nejusa nzena nzikakanye wansi Nsaba Kisonyiwo Ayi mukama onsasire Buli lwe tuba tukoze obujjemu akengetererwanyo Era Mukukola ekyo Tudamu oyo yesu netumukomera ku musalaba Bujjemu bwetukola Tudamu netumufumita Fumu elyamufimita laba turijewo lisulwe wala Kola Bino Sonyiwa abo bonna abakusobya kale Gumikiriza buli omu Musana gwo ka gwake Awabadde ekizikiza olwo wajjewo ekitangala Kukino ensi kwetegerera Nti otegede gwosinza Tuli baluwa esomwako Ayi mukama otusasire
Sanatçı: Calvary Ministries
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 3:47
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Calvary Ministries hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı