calvary ministries gano ge makka şarkı sözleri

Gano ge Makka Aga tandikiddwa Mukama Nga era mateketeke Ekituleese netunguna mubunji Kwekujurira embaga eno Mutaddeko Omukono nemukikakasa Era tekirina kibusabusa Abagole nga balungi nyo Omukolo nga matendo oh Mukama kyagase tewaliba Akyawukanya Tubasabide omukisa gwa Katonda Okwagala kuli kwe yatusizawo Yesu Kakube mubufumbo bwamwe Nga musa kimu Lwemukyankalanye esaala Kemale ebizibu byamwe Abagenyi bwe bajja ne mutendereza Christo Kayake makka gamwe Kyetubasa kwekwagalana Okutusa okuffa nobwesigwa okwo Nga musa kimu Obukambwe mumakka bubi Tebulina kalungi konna Wabere wo okutesa Yengeri esinga Mukama kafuge Amakka gamwe
Sanatçı: Calvary Ministries
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 4:33
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Calvary Ministries hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı