calvary ministries omuti ogukaze şarkı sözleri

Ensi etuuse okusanawo Buli wammu tewali Mirembe Wanno wali tewali bukuumi Obulamu ddi lwebwakyaama Laba neyali amanyi okuyamba Abuza kimu ntinno nfunilawa Buli omu abuuza walila Kituufu ensi yafuuka ekilala Mbuuza onowonelawa Onodukilawo nga byolina byonna biwedde wo Ebyo ebikuteganya nebikumalamu Biliwo kaseera katono Bangi bawoza kuffa nga kyekisembayo Naye waliyo obulamu obulala Omwo omutali kulwara omutali kukaaba Omutali kulumwa wadde Obwo obulinga obwasooka nga ekibi Tekinaba kutwekwata Binno ebituteganya nebitumalamu Bilinga muti ogukazze Gwofumbisa negugwawo Biriwo kaseera katono Bangi bawoza kuffa nga kyekisembayo Naye waliwo obulamu obulala Omwo omutali kulwala omutali kukaaba Omutali kulumwa yadde Bunza onowenelawo Onodukilawa nga byolina Byonna biwedde wo ebyo Ebikumalamu ne bikuteganya Bilinga muti ogukazze Gwofumbisa negugwawo Biliwo kaseera katono
Sanatçı: Calvary Ministries
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 2:59
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Calvary Ministries hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı