ceejay ug bibuuzo şarkı sözleri

Ceejay , lugafrix goddess Lego , grey the machine bad man records Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza) Bijuuza nekalina (Nina binji) Nga answer ntini kyoka zenfuna Mwana simanyi oba munfuna Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza) Bijuuza nekalina (Nina binji) Nga answer ntini kyoka zenfuna Mwana simanyi oba munfuna NJabuliza njaga yaga Ekigambo kibeela kya luga Ama rap full dose sagala basenyiga Ba nabbi bajja nebigambo byabwe ela temwayigga Konze kanzije mpaabe njogele nze kubinyiga Ntaalo tuwulira nyinji mbunno gundi ne yiga Mu 2021 mbuza ani aliba afuga Kanjogele nekukyobutemu abantu basiiba betuga Baana batabukidde bakitabwe bagaala kwefuga Ekyo kywkifuddemu obujeemu nokunwa enjaga Nokufuweeta cigar , bbo kyebayita eswaga Basiiba belooga Bagaga bevuuga Plan bampanga Kyoka abaavu baddaga Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza) Bijuuza nekalina (Nina binji) Nga answer ntini kyoka zenfuna Mwana simanyi oba munfuna Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza) Bijuuza nekalina (Nina binji) Nga answer ntini kyoka zenfuna Mwana simanyi oba munfuna Ntutumuka bututumusi Ntabuse anti mbali kukinyusi Lwaki mwana enguzi jetuwulira mu police Mbuza bubuuza atte sagaaala effuke case Lwaki abaana babasula nyo baali Ku base Kyova olaaba ngatulina banji nebakifeesi Bwongo buli dense temuli na common sense Ngatonambuza byenyimba mbunno mbijaawa Njagala answer nvawala tombuza nvaawa Ntutumuka ngamusisi Mbalibubi of course Mbilo mbilo sigwelela siseleela sivabila Kyanjawulo kyendi kuba wentula nelela Lwaki temuswala Mbuza temumala Kaano kenumbye nenguzi eggenda kendeela Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza) Bijuuza nekalina (Nina binji) Nga answer ntini kyoka zenfuna Mwana simanyi oba munfuna Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza) Bijuuza nekalina (Nina binji) Nga answer ntini kyoka zenfuna Mwana simanyi oba munfuna Kawala katini ka rapper . Mann but am dopper Sagala mube Ku temper Nyimbye anyize genda loppa Kyemanyi muli mu pamper Nengoye ngazibatippa Sikutisa tisa Kyemanyi mbafisa Muli mukufesa fesa Simanyi kuteesa Mini mini money ma adye mane Kyentegeza mini money EBA little money Bbugu simuliro ewa gulu ddene Nange ela ndi mutono mu luga ndi mune (Am bad) Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza) Bijuuza nekalina (Nina binji) Nga answer ntini kyoka zenfuna Mwana simanyi oba munfuna Bibuuzo binji mwana Byenina (Yenze abuuza) Bijuuza nekalina (Nina binji) Nga answer ntini kyoka zenfuna Mwana simanyi oba munfuna
Sanatçı: Ceejay UG
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 3:17
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Ceejay UG hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı