fenrico bakujukize şarkı sözleri

Dear taata Oh God  Omutonzi wensi Kamala byona Amanya manji nonya lyemba nkuyita ompulile Nze atamanyi kyoolya nti nkufumbile nkujulile Nokutuuka jobeela ah bizibuzibu  Nga nsabye Nsabye naye ndabika nze asaba obubi Batugamba tofa kunimi luno luganda  Nsubila oluwulila munange Abakuli okumpi taata Bakujukize Bakujukize ojukile otujukile Abakuli okumpi Tonda wange  Bakujukize Bakujukize ojukile onzijukile  Aah Sikubusabusa maanyi'go  Ah ah ekyo sisobola kukikola  Naye ndaba onsulilide nyoo Nsonyiwa bwemba ndaba nga silaba  Naye mpulila ngonze Abakuli okumpi taata  Bakutugambile  Bakutugambile ojukile otujukile  Abakuli okumpi Tonda wange  Bakujukize Bakujukize ojukile onzijukile
Sanatçı: Fenrico
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 2:58
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Fenrico hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı