fenrico siri nga gwe şarkı sözleri

Fenrico Sound it Yeah yeah yeah yeah yeah yeah yeah yeah Ne'nyanja yakuboola Oli mulungi tobbila Ne'motoka tezikukona Teri akulaba natasiba Ndwawo nye okulaba Kuba Sagala nzijje ngalo nsa Ne emikwano sikyayagala Najigamba nebwejindeka gwe omala You give me this confidence Heee I'll love you all the way Heee Nkimanyi I won the race Naye tonkabya nebangeya Nze siri nga gwe Siri nga gwe Hmm siri nga gwe Siri nga gweeee Gwe bwondeka ofuna omulala Obulungi bwo bukwesimisa Naye nze ondeka otya Mukwano kale kwagala heee Nze siri nga gwe siri nga gwe Hmm siri nga gwe siri nga gwe Abaana ba Kintu Balina sente Bakusubiza biraalo bya nte Nebakweyimbamu Mbera mpede Era ondeka nyinyibade Togeza njakufa n'omuntu nze Totunulayo kabakusiiye biyite Okimanyi Kyebakwagaza nawe Nesiimye walondawo nze You give me this confidence Heee I'll love you all the way Heee Nkimanyi I won the race Naye tonkabya nebangeya Nze siri nga gwe Siri nga gwe Hmm siri nga gwe Siri nga gweeee Gwe bwondeka ofuna omulala Obulungi bwo bukwesimisa Naye nze ondeka otya Mukwano kale kwagala heee Nze siri nga gwe siri nga gwe Hmm siri nga gwe siri nga gwe Hmmmm bagambe Nedda Kabakukwane nedda Bagobe nedda Nze atalı nga gwe Atali nga gwe Nti ndi mulungi nyo nga gwe Bakutwale ondekere ani Ah yeah yeah yeah yeah
Sanatçı: Fenrico
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 2:57
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Fenrico hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı