genius omuzira lydia jazmine [original song] şarkı sözleri

Zheaa, Whoo Once again, Whoo, zheoo,booo (Birgi Beats) Genius Omuzira, whoo King Jemcee (Khronos) Mmmhh Omukyala gwe njogera ko ye Lydia Nabawanuka N'abawanuka e Bule n'e Bweya batenda ye kulungiwa Ngiwa tabbiri zange gy'ali naye tandiiko Ndi ko buzibu ki Lydia okuŋŋaana ki ondabya nnaku? Nakusindikira obuwojjolo bw'omukwano wazza njuki Nju ki mw'osula gwe atamanyi nti nkufa? Nkufaananya Malaika etuula okumpi ne Mukama Mu kaama Katonda musindirira essaala Essala lye nina okulya ofuuke mufumbi Mu ffumbiro ly'eka twekube love eri dear Lydia erinnya lyo linnyumira okwogera Get out of words by'owulira bankonjera Njera akayumba nga nsuubira gwe kukyala Ku kyalo abatuuze ne mbasudiya nti nkuleeta Letter ne nkuwandiikira ate n'oyuza nga Oyuuza nga lwaki banno nga bayina love yo? Nze njagala Lydia Lydia neetaaga Lydia (Mpulira nkwagala) Omwoyo gunsula eri Lydia Mpulira nga neegomba Jazmine Nze njagala Lydia Genius neegomba Lydia (Mpulira nkwagala) Omwoyo gunsula eri Lydia Jazmine the one and only Ebikumba ebisalawo oli munyiikivu mu kubigula Mu kubigula akabina gwe asinga oli number emu Nsaba mbe mu mw'abo b'oyita ab'okulusegere Seggereeti ssinywa togamba nti y'ankubye honey Ani yakugamba mbu Genius omuzira? Nga wakati wo nange tewali wo kya muzizo! Mu zi zone gye nsula ssiri criminal Minoko gye bannonyako abo abampaayira Mu b'olumya nzigyamu nga ssapatu nkube kumpi Nkube ku mpi abo abasumbuyi abakunyiiza Abakkunyiza engoye z'oyambala nabo nsasule Nsule ko mu kafuba ko nga obuleega bw'oyambala Bw'oyambala eno baby onsabbalaza bitenkanika Enkanika y'omutima gwange emu gwe kunjagala Ku njaga love yo bwe ngyigatta ko okwo kuba kulaluka Luka olutindo wakati w'omutima gwo n'ogwange Nze njagala Lydia Lydia neetaaga Lydia (Mpulira nkwagala) Omwoyo gunsula eri Lydia Mpulira nga neegomba Jazmine Nze njagala Lydia Genius neegomba Lydia (Mpulira nkwagala) Omwoyo gunsula eri Lydia Jazmine the one and only Akubuulira okulumya nga ate tokuba ye munno Mu nnongoosereza z'oyina okkola sookera kw'eyo Akweyogereza ko yenna omugobe bw'ataba nze Nze kale nnyumirwa ka smile ko yadde kalimu eddibu Buli ka competitor bwe tuvuganya gy'oli ako kaboole Tobwesembereza dear buwunya obwo ne kaboole Ka boolese ebirungi gy'oli okkunnemya tokkiriza Kirizza magoba ki nga bakututte ne bakusuula wo? LJ, nga olimu "ebintu byange" "You and me", "Tukumbe" oli "Mulungi wange" Dear "Ommalawo" ngenda kugwa "Mpanirira" "I love you bae" mu bakyala bonna "Wankolera" Ani yakugamba mbu Genius omuzira? Nga wakati wo nange tewali wo kya muzizo! LYDIA erinnya lyo linnyumira okwogera Walungiwa ne biggwayo onyuma ne mu video zo CHORUS: Nze njagala Lydia Lydia neetaaga Lydia Omwoyo gunsula eri Lydia Mpulira nga neegomba Jazmine Nze njagala Lydia Genius neegomba Lydia Omwoyo gunsula eri Lydia Jazmine the one and only
Sanatçı: Genius Omuzira
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 3:45
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Genius Omuzira hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı