geoffrey nkwanga something sweeter şarkı sözleri

Onjagazisa kukwagala Nesubiza kukwagala byosaana Ensozi tuli zikankanya Tuli wanvuwa kuzenkana twesiima Simanyi ndikuwa ki Ndigulayo enziga nenkuwa key Kukusiima ntyaki Silikuyisa mumanyo buswaki (you know me) Baibe my sweetheart jolly Omwagalwa ambiita jolly Ka heater mu winter jolly Eyankuba okuta Chorus Bae bae bae bae bae bae bae bae lay lay lay lay (something sweeter) Wampa omutima omutali kelele (something sweeter) Bae bae bae bae bae bae bae bae lay lay lay lay (something sweeter) Najula love yo nebwotankebere Verse 2 Nina mangi amaziga naye gwe tonkaabya (tonkaabya) Nsaba fiira kweyo job kanda ka sawa (tonkyawa) Bwenali ntandika okuganza Omutima bagukanga Natya byebankola Byebansubizanga era byenababanja naye era banuma Chorus Bridge Kale tebinsale ehh (ndi eno nkulowooza) Gwe Rosa mu tale eeh (ndi eno nkulowooza) Kale tebinsale eeh hee (ndi eno nkulowooza) Kasente mumpale eeh (si nti nkusolooza) Verse 3 cnother love deal done Gwe bwoba osiimye aya baasi Tewali kayaasi Lwenateeba gwe wankubira paasi Nti kikole bwoti
Sanatçı: Geoffrey Nkwanga
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 3:03
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Geoffrey Nkwanga hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı