henryang am ready şarkı sözleri
Mbikunyonyole ntya
Nkutandike ntya
Nkusuubize ntya
Nkujukize ntya
Nti nze yeggwe gwenina munsi eno ohhh
Kati nzijja mubabunda bunda
No mbojjana nfaa
Nakukola ntya
Sekuba enjawuulo ohh
Njagala nkulambuze ensi enooo ohh
I just wanna feel you hold you hug you
Touch you kiss you
Candle with you Love you party with you
Stay with you
Enjala tekuluma baiby
It was yesterday ehh
It was you today ehh
It will be you tomorrow and always for the other day
Najagala nga bwenkwagala
Iye eh
Saba love nenkwongera
Ndi ready
Omukwano gwe gunyongeramu Amanyi
Dala
Najagala nga bwenkwagala
Iye eh
Saba love nenkwongera
Ndi ready
Omukwano gwe gunyongeramu Amanyi
Dala
Tuli Bantu fe tetuli bisolo
Nze sili gabula gwe nkuwe katono
Abebigambo nsaba bibe bitono
Love yoono nafuka mukoddo
Yenze alibawo atagenda
Gwe oli kilabo jendi
Guno mukago jooli
Ndibera ku side yo sikoowa
Poole pole gwe oli mulunji jendi
Mpulira omuliro
Mpulira omuliro
Mpulira omuliro
Love jimpe
Najagala nga bwenkwagala
Iye eh
Saba love nenkwongera
Ndi ready
Omukwano gwe gunyongeramu Amanyi
Dala
Najagala nga bwenkwagala
Iye eh
Saba love nenkwongera
Ndi ready
Omukwano gwe gunyongeramu Amanyi
Dala
Mbikunyonyole ntya
Nkutandike ntya
Nkusuubize ntya
Nkujukize ntya
Nti nze yeggwe gwenina munsi eno ohhh
Kati nzijja mubabunda bunda
No mbojjana nfaa
Nakukola ntya
Seekuba enjawuulo ohh
Njagala nkulambuze ensi enooo ohh
Mpulira omuliro
Mpulira omuliro
Mpulira omuliro
Love jimpe

