henryang kulurwo şarkı sözleri
Ah lazer beat deya
Baby i will be your light
In di dark i will be yo light
Kanyama ninja fighter
Baby i will be your fighter
Alright
Ndiwuwo gwe oli wange
Nebwebaba abayaye nga bampambye
Kale oba nga entuuko ebiganye
Nebwendiba magombe ndilidda nkulwanile
Kyoba omanya wanoga kuffa
Nabakuba sumagiza abali bakuffa
Tebaamanya nti kyali kyakuba
Ba ex mpulira eyo mbu bagula butwa
Wamma
Oba eyo bwazibye butwa
Ka baby nebuuza kasuze katya oh wo
Bulamu bunyuma kuffa
Omukwano nze gwompa sikyakaba
Kulurwo kulurwo nsobola okwesala emisuwa ayi
Kulurwo kulurwo omukono ngusayo my lover
Kulurwo kulurwo nebwebankyawa baby i got you
Kulurwo kulurwo omukono ntekayo wallah
Si ggwe gwenasooka okwagala mukwano Nasanga banji abanfela
Wanzijja ekizikiza mumaso
Wanelabiza bali benaseemba okwagala
Baby nze simanyi kubanja
Omukwano gwabwe gwali gwakubanja
Naye gwe wabifula first class
Wabikyusa every day obera suprise
Baby tell me tell me tell me why
Tell me why you took long to come in my life
Thinking of me hurt you dont try
Honey moon enyonyi ebuuke paka mumbai
Kulurwo kulurwo nsobola okwesala emisuwa ayi
Kulurwo kulurwo omukono ngusayo my lover
Kulurwo kulurwo nebwebankyawa baby i got you
Kulurwo kulurwo omukono ntekayo wallah
Baby i will be your light
In di dark i will be yo light
Kanyama ninja fighter
Baby i will be your fighter
Si ggwe gwenasooka okwagala mukwano Nasanga banji abanfela
Wanzijja ekizikiza mumaso
Wanelabiza bali benaseemba okwagala
Ndiwuwo gwe oli wange
Nebwebaba abayaye nga bampambye
Kale oba nga entuuko ebiganye
Nebwendiba magombe ndilidda nkulwanile
Kyoba omanya wanoga kuffa
Nabakuba sumagiza abali bakuffa Tebaamanya nti kyali kyakuba