henryang mama şarkı sözleri

Ohhh now Henryang Ne oppa chord Kyenda mumukaaga Bwegwakya omwaka Omulunji omukyala yazaala omwana Teyamanya oba kalibera kawala Okukuba amaaso nga ddenzi kwalaba Wankuza mami gwe wanjigiliza Nonsomesa obuguminkiliza Binji walayi byewefiliza Nga byenjagala obitukiliza Alright Nyumyeki ndeke ki Mummy ojukila akaseela kali Eh Bwebyali nga bibi Mukulwala okamulawo kigaji Kati naffe tunyumilwa Tutambula city kati jetuva Nebisaati twabiwoona Tunyuma lebel eziliko zetukuba Eh Negwozadde ajikubila nozina Oppa chord kuba Kano nkakubidde wezinile Mama onjagadde Ohh mummy wange wezinile Mungu akukume Kano nkakubidde Wezinile mama onjagadde Ohh mummy wange wezinile Mungu akukume Singa nalina ku manyi mama Nali kutute eyo balala jebatatuka Kubanga nina enyoonta Muli nze nina enyoonta Mbuliddwa mummy ekikusaana Byona byendaba bino apaana Ngenda kubya zi banner Nkutimbe timbe ensi yona mama Tata mukama manyi owulira Nkukwasa mukadde omulunji mama Nawe nga oli eyo bwoba ompulira Kwata aka phone omugambe mummy Wasuze otya walidde kaki nga nkumisinga Kano nkakubidde wezinile Mama onjagadde Ohh mummy wange wezinile Mungu akukume Kano nkakubidde Wezinile mama onjagadde Ohh mummy wange wezinile Mungu akukume Nazaala nayonsa Natwala kusomero nosoma Netonya nolwala nokujanjaba nazewoola Nandikuzimbidde enyumba mubanga notandika okwelaga Oba nkutwale ebulaaya naye ate ebyo byona byona byakolwa Noonya nekyenkuwa mama nga kimbuuze Yi mama nenkusobya Milundi kanaana nosonyiwa Loan ku loan mwaka kumwaka Welerera yang alina okusoma Eno njala njagala kulya noyiliba akamere noleeta Kano nkakubidde wezinile Mama onjagadde Ohh mummy wange wezinile Mungu akukume Kano nkakubidde Wezinile mama onjagadde Ohh mummy wange wezinile Mungu akukume
Sanatçı: henryang
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 3:27
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
henryang hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı