illegal p nkumisinga şarkı sözleri

Yeh eh yeh yeh yeh yeh Yeh yeh yeh yeh Yeh yeh yeh yeh Lugendo lwange nze lwenyumya Wenali nga ssente silina Ono Ya njagala nga Bwenali Wadala era yeka gwenina Ono atukula ngakimuli Wantunulila nfa Munda muli Walivaawo silibeerawo Yewange gwe mpita owange Yansubiza nti Aliba wange nzeka Nemusubiza nti ndimutwaala Ekaa Huh Nze naye Tuli bumu Ebisomoozo bingi naye Tuli Kimu Wemukubako eriso Ne mbeera mugumu Ye mukwano gwange Nze gwe njagala yeka Gwe njagala yeka Nze ndi eno nkumissinga Mukwano nze nkulindilira Obwongo bufreezinga Mukwano Mungi Munda muli Yeah Nze ndi eno nkumissinga Mukwano nawe nvistinga Obwongo bufreezinga Mukwano Mungi Munda muli Muda muli hihihi I don't know I don't know What am gona do Wotali mukwano emere sijilya Ekibozi bozi jangu tunyumye Akamwenyu mwenyuko Nze nkasubwa Yoono nze gwejagala yeka Mukwano gwe matila yeka Yeehhh Olugendo lwomukwano gwaffe Luwangale Tubeere bamanyi tukole Ssente tufune omukwano gunyume Esaala tusabe Abaana tufune Emyaka giweere Baby tuwangaale Tubeere besimbu empisa tukole Tubeere bakakamu Omukwano Gubune Tulibakiberawo lubereerea Ekyo kimanye Akaweta kakano Mukwano gwe akatute Nze ndi eno nkumissinga Mukwano nze nkulindilira Obwongo bufreezinga Mukwano Mungi Munda muli Yeah Nze ndi eno nkumissinga Mukwano nawe nvistinga Obwongo bufreezinga Mukwano Mungi Munda muli Munda muli hihihi
Sanatçı: iLLEGAL P
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 2:35
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
iLLEGAL P hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı