immy k nze ani? şarkı sözleri
Byatandinka nga bintu byakusagga, mukwano Olunaku lwewansanga nonegomba, Nekwegwanyizza, nenkusabba tufuneeyo Akaseera tutule twogere, nze naawe Nkunyumizze kwebyo ebinuuma, wansabba Welowozze, k'onze bambi lowooza watambula Mpola mpola nga manyi nti ogenze tolinda, Ebyaali ebyokubatiisa, byafuuka byaddala, Ebyaali ebyokusudiiya kati owange yankuuma
Nze ani gwolonze mu banji
Nze ani my lover anti oli wambaala
Nze ani gwolonze mu banji
Nze ani my darling, anti oli wankiizo
Kati mbalabala baibe, esaawa ziduuka, honey, Omukwano gweninna gundeeze, baby jangu eno My lover kaale onsigira ebinyumo yegwee Aliinaaabmugwe mwenzijja ebinyuma your my Lover sweet yegwe number emu, alinzaalila Kubaana abomwenda, maama ne taata besunze Bagala kulabba ku wegwanga mi say my Loveryegwe owamanyi mubya love
Nze ani gwolonze mu banji
Nze ani my lover anti oli wambaala
Nze ani gwolonze mu banji
Nze ani my darling, anti oli wankiizo
Kati kwata nywezza ndiwuwo oooo nyweza ndi Wuwoo ebyange byebyo tobijajamya Tobijajamya Oano abatusekerera, basekerera, Anti bya bule, Ono owange anyumidde akasuuti Mumulabbe, Bwasekka nendaba kalasa Mayanzi, balumye, Tambula nga weyagala Balumye, omukodomi Akalubye ayagala nkoko Eyo kojimuwe, Ayogedde Binji mumuwe Omwana, ayogedde Binji Mumuleke antwale Eeeeeehhhheeeee
Nze ani gwolonze mu banji
Nze ani my lover anti oli wambaala
Nze ani gwolonze mu banji
Nze ani my darling, anti oli wankiizo