isaac senteza amakubo gange şarkı sözleri

Olungamya amakubo gange N'ebigere byange Okomyawo emmeeme yange Mu maaso go Otadewo emeezza Mu maaso gabalabe bange Noteka n'oluyimba olw'essanyu ku mimwa jange Mutukuvu Asanidde Wakitibwa Yesu Ye w'amaanyi Wakitibwa Omulwanyi ow'amaanyi Bwendowoza Ku byokoze Nenfuna oluyimba ku mutima gwange Nenyimba amatendo Nensinza hosanna Leka nyimbe Hosanna Kabaka hey, Mutukuvu Asanidde Wakitibwa Yesu Ye w'amaanyi Wakitibwa Omulwanyi ow'amaanyi Tukuyimusa Gwe attuula waggulu enyo Bwakabaka bwo Bwa mirembe gyona Ye gwe atakyuka lero luberera Enkya ne luli Otudde mu kitiibwa Katusinze Hosanna Tukuyimusa Gwe attuula waggulu enyo Bwakabaka bwo Bwa mirembe gyona Ye gwe atakyuka lero luberera Enkya ne luli Otudde mu kitiibwa Katusinze Hosanna Mutukuvu Asanidde Wakitibwa Yesu Ye w'amaanyi Wakitibwa Omulwanyi ow'amaanyi Mutukuvu Asanidde Wakitibwa Yesu Ye w'amaanyi Wakitibwa Omulwanyi ow'amaanyi
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 4:55
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı