isaac senteza asanidde (feat. rachel ddamulira) şarkı sözleri

Tuyimuse emikono tusinze Yesu asanidde Tuyimuse amaloboozi tusinze Yesu asanidde Kubanga ekitiibwa n'ettendo Bibyo Mukama Omuffuzi ow'amawanga Katonda atakyuka Luberera gwe Kabaka Kubanga ekitiibwa n'ettendo Bibyo Mukama Gwe eyali era aliba Katonda atakyuka Luberera gwe Kabaka Tuvuname wali Nga tumuwa ekitiibwa Luberera ye Kabaka Tuvuname wali Nga tumuwa ekitiibwa Luberera ye Kabaka Gwe eyali era aliba Katonda atakyuka Luberera gwe Kabaka Nasinzanga mu kuberawo kwo Olw'ebyo byokola Mu maanyi go Mukama Teri mulala Nasinzanga mu kuberawo kwo Olw'ebyo byokola Mu maanyi go Mukama Teri mulala Leka wabelewo okusinza Mu kuberawo kwo Leka wabelewo oluyimba Mu nnyumba yo Leka wabelewo okusinza Mu kuberawo kwo Leka wabelewo oluyimba Mu nnyumba yo Hosanna, hosanna Omwana gw'endiga Hosanna, hosanna Gwe attuula waggulu enyo Tukusinza, tukusinza Omwana gw'endiga Tukusinza, tukusinza Gwe attuula waggulu enyo Hallelujah, hallelujah Omwana gw'endiga Hallelujah, hallelujah Gwe attuula waggulu enyo Leka wabelewo okusinza Mu kubelawo kwo Leka wabelewo oluyimba Mu nnyumba yo Leka wabelewo okusinza Mu kuberawo kwo Leka wabelewo oluyimba Mu nnyumba yo Leka wabelewo okusinza Mu kuberawo kwo Leka wabelewo oluyimba Mu nnyumba yo Leka wabelewo okusinza Mu kuberawo kwo Leka wabelewo oluyimba Mu nnyumba yo
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 5:01
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı