isaac senteza awali ekitiibwa şarkı sözleri

Njagala mbere woli Awali ekitiibwa kyo Nga nkuwa amatendo N'okusinza Ojudde okwagala Olwawo osunguwala Omutima gwo Gujudde okusasira Nsaba kangwe Mu mikono gyo Emmeme yange Elowoza bubi Omutima gwange Guteesa bubi Amaaso gange Galaba bubi N'olulimi lwange Luselera lwogera bubi Lungamya ebigere byange Lungamya amaaso gange Tukuza olulimi lwange Sasira emmeme yange (Nze nkomyewo) Nze nkomyewo (eh) Ku bigere byo (Nkomyewo) Nkomyewo (Awo woli) Onkwatirwe ekisa (Tongoba) Tongoba (eh) Mu kubeerawo kwo (Njayanira) Njayanira (oh) okuberawo kwo (Njayanira) Njayanira (Okuberawo kwo) Okuberawo kwo (Nze nkomyewo) Nkomyewo (oh) Ku bigere byo (Nkomyewo woli) Nkomyewo (Awo woli) (eh) Onkwatirwe ekisa (Tongoba) Tongoba (eh) Mu kubeerawo kwo (Njayanira) Njayanira (oh) okuberawo kwo (Njayanira nange) Njayanira (eh) Okuberawo kwo (Njagala mbere) Njagala mbere woli (Awali ekitiibwa) Awali ekitiibwa kyo (Nga nkuwa amatendo) Nga nkuwa amatendo (N'okusinza) N'okusinza (Nsembeza woli) Njagala mbere woli (Nsembeza woli) Awali ekitiibwa kyo (Nga nkuwa amatendo) Nga nkuwa amatendo N'okusinza (Nze kambere yekalu yo) Njagala mbere woli (Mberere yekalu yo) Awali ekitiibwa kyo (Nga nkuwa amatendo) Nga nkuwa amatendo (Eh n'okusinza) N'okusinza (Eh mu kiffo kiri) Njagala mbere woli Awali ekitiibwa kyo Nga nkuwa amatendo N'okusinza
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 5:06
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı