isaac senteza ensi yange şarkı sözleri
Okwagala kw'ensi yange
Okwo kuli mu butonde bwange
Era toyinza kungana
Era toyinza kumboola
Olw'obutonde bwange
Nolwekyo twagalane
Tubere muntu omu
Ebitugata bisinga ebitwawula
Amaanyi gaffe gali mu bumu, yeh!
Njagala ensi yange
Njagala ensi yange
Njagala ensi yange
Ensi yange Uganda nkwagala nyo
Omwoyo gw'ensi yange
Ogwo guli musaayi gwange, yea!
Era toyinza kungana
Era toyinza kumboola
Olw'obutonde bwange
Nolwekyo twagalane
Tubere muntu omu
Ebitugata bisinga ebitwawula
Amaanyi gaffe gali mu bumu, hey!
Njagala ensi yange
Njagala ensi yange
Njagala ensi yange
Ensi yange Uganda nkwagala nyo
Njagala ensi yange
Njagala ensi yange
Njagala ensi yange
Ensi yange Uganda nkwagala nyo
Njagala ensi yange
Njagala ensi yange
Njagala ensi yange
Nkwagala nyo
Nkwagala nyo Uganda
Ye gwe maama, ye gwe Ttaata, hey, yeah!
Nkwagala nyo
Nkwagala nyo, ooh, ahh!
Nkwagala nyo, ooh, yea, ooh!
Nkwagala nyo
Nkwagala nyo

