isaac senteza esaala ya kitaffe şarkı sözleri

Taata attuula waggulu enyo Elinnya lyo litibwe N'obwakabaka bujje Byoyagala bikolebwe kunsi Nga bwe bikolebwa mu Ggulu Otuwe byetwetaga bwetusaba Sonyiwa ebyonono byaffe Nga bwe tosunyiwa abalala Totutwala mu kukemebwa naye Gwe otulokole mu mukono gwo mubi Totutwala mu kukemebwa naye Gwe otulokole mu mukono gwo mubi Taata attuula waggulu enyo Elinnya lyo litibwe N'obwakabaka bujje Byoyagala bikolebwe kunsi Nga bwe bikolebwa mu Ggulu Otuwe byetwetaga bwetusaba Sonyiwa ebyonono byaffe Nga bwe tosunyiwa abalala Totutwala mu kukemebwa naye Gwe otulokole mu mukono gwo mubi Totutwala mu kukemebwa naye Gwe otulokole mu mukono gwo mubi Eh, Atonyesa enkuba Oh, Nayakisa omusana Nayakisa omusana Oh, tasingewo okuwa abamusaba (Tasingewo) Tasingewo okuwa abamusaba (Byoyagala) Byoyagala bikolebwe kunsi (Nga bwebikolebwa) Nga bwebikolebwa mu Ggulu (Byoyagala) Byoyagala bikolebwe kunsi Nga bwebikolebwa mu Ggulu Obwakabaka n'obuyinza N'ekitibwa bibyo luberera Obwakabaka n'obuyinza N'ekitibwa bibyo (Byoyagala) Byoyagala bikolebwe kunsi (Nga bwebikolebwa) Nga bwebikolebwa mu Ggulu (Byoyagala) Byoyagala bikolebwe kunsi Nga bwebikolebwa mu Ggulu Obwakabaka n'obuyinza N'ekitibwa bibyo luberera Obwakabaka n'obuyinza N'ekitibwa bibyo Amen
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 4:54
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı