isaac senteza golokoka gwe kanisa (bonus track) şarkı sözleri

Golokoka gwe kanisa Katonda akuyitayo mu bunnya Jewabulira yambala amaanyi Golokoka gwe kanisa Katonda akuyitayo mu bunnya Jewabulira yambala amaanyi Emirembe gyibere eri bona abakiriza Yesu Aweleddwa omukisa oyo awulira Ebigambo by'okubikulirwa Omutukirivu aggwa emirundi musanvu naye era nasituka Gwe lwaki olemelayo mu busibe Oyo alekawo ekyenda mwo mwenda nanonya gwe aba buze Okwagala kwe tukugelagelanye kuki Okwagala kwe tukugelagelanye kuki Golokoka gwe kanisa Katonda akuyitayo mu bunnya Jewabulira yambala amaanyi Golokoka gwe kanisa Katonda akuyitayo mu bunnya Jewabulira yambala amaanyi Emirembe gyibere eri bona abakiriza Yesu Baweleddwa omukisa abagumukiriza N'emukunyigirizibwa okunji Kubanga olugendo lw'obulokozi lwo nga luwanvu Naye abalemelako bawangula tosigalayo mu busibe Oyo akwagala nga bwoli, akwagala nga bwoli Okwagala kwe tukugelagelanye kuki Okwagala kwe tukugelagelanye kuki Golokoka gwe kanisa Katonda akuyitayo mu bunnya Jewabulira yambala amaanyi Golokoka gwe kanisa Katonda akuyitayo mu bunnya Jewabulira yambala amaanyi Golokoka gwe kanisa Katonda akuyitayo mu bunnya Jewabulira yambala amaanyi Oluyimba nga lugenze (Katonda akuyitayo mu bunya) Nkusaba obeere nange (Yambala amaanyi) Oluyimba nga lugenze (Katonda akuyitayo mu bunya) Nga n'amaanyi gampedde (Yambala amaanyi) Teliyo kibi kyatasonyiwa akugamba wulira (Yambala amaanyi) Oluyimba nga lugenze nga n'amaanyi gakuwedde togwamu Ssuubi (Yambala amaanyi) (Yambala amaanyi)
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 3:59
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı