isaac senteza katonda asinzibwe şarkı sözleri

Nyimusiza emikono jange hallelujah, hallelujah Nyimusiza omutima gwange hallelujah, hallelujah Tukusinza, omwana Gw'endiga Tumuwane, wakitibwa Omutima gwange gunonya Njagala ku kumanya Njagala kumanya mutima gwo Nkuntegere nkusinze Awo ku ntebbe yo wottuula Nzigulilawo eggulu Njagala kumanya mutima gwo Nkuntegere nkusinze Awo ku ntebbe yo wottuula Nzigulilawo eggulu Njagala kumanya mutima gwo Nkuntegere nkusinze Awo ku ntebbe yo wottuula Nzigulilawo eggulu Golokoka gwe emmeme yange Tokwatibwa nsonyi yimusa oluyimba hallelujah Waliwo empologoma mundayo Ewulugguma situka osinze, Yahweh Golokoka gwe emmeme yange Tokwatibwa nsonyi yimusa oluyimba hallelujah Waliwo empologoma mundayo Ewulugguma situka osinze, Yahweh Situka osinze, Yahweh Situka osinze, Yahweh Sinza tenda (Yahweh) Sinza tenda(Yahweh) Katonda asinzibwe lero lubera Mu byensigaza lwe luyimba Katonda asinzibwe lero lubera Hallelujah, Hallelujah Katonda asinzibwe lero lubera Mu byensigaza lwe luyimba Katonda asinzibwe lero lubera Hallelujah, Hallelujah Ffe Tusinza Hallelujah (Hallelujah, Hallelujah) Tuwanike emikono (Hallelujah, Hallelujah) Abatukuvu tusinza (Hallelujah, Hallelujah) Ne bamalayika (Hallelujah, Hallelujah) Hallelujah, Hallelujah
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 4:56
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı