isaac senteza katonda mukulu şarkı sözleri

Byokola bya kitalo Otudde mu kitiibwa Yesu katukuyimuse Ne mu mawanga teri akwenkana Byokola bya kitalo Otudde mu kitiibwa Yesu katukuyimuse Ne mu mawanga teri akwenkana Nayogeranga ku bukulu bwe linnya lyo Kuba gwe Katonda eyewunyisa Era gwe katonda akola ebikulu Byetutayinza nakutegera Olagira omusana negwaka Enkuba netonya gwe alagira kibere ate era nekiba Ku lwa maannyi go n'ekitiibwa kyo Katukusinze n'oluyimba Byokola bya kitalo Otudde mu kitiibwa Yesu katukuyimuse Ne mu mawanga teri akwenkana Byokola bya kitalo Otudde mu kitiibwa Yesu katukuyimuse Ne mu mawanga teri akwenkana Ffe katusinze wakitibwa (Wakitibwa akoze eby'amaanyi) Eh, w'amaanyi wa buyinza (Ne mu mawanga teri akwenkana) Wakitibwa, w'amaanyi (Wakitibwa akoze eby'amaanyi) Wabuyinza, w'amaanyi (Ne mu mawanga teri akwenkana) (Nze Kanvuname) Ku bigere byo (ku bigere byo) Kwe tuvunama (oh) Nga tusinza osanidde (Ku bigere byo) Ku bigere byo (wewali essuubi) Kwe tuvunama (mpologoma ya yuda) Nga tusinza osanidde (Ku bigere byo) Ku bigere byo (awo wewali essuubi) Kwe tuvunama (oh) Nga tusinza osanidde Munyenye yo kumakya Kubigere ebyo (mpologoma ya yuda) Kwe tuvunama (Ssuubi lya bona) Nga tusinza osanidde (Nze Kanvuname) Ku bigere byo (ku bigere byo) Kwe tuvunama (oh) Nga tusinza osanidde Munyenye yo kumakya Kubigere ebyo (mpologoma ya yuda) Kwe tuvunama (Ssuubi lya bona) Nga tusinza osanidde
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 4:03
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı