isaac senteza ku lusozi lwa mukama şarkı sözleri

Gwe katonda ow'amaanyi osanidde amatendo ogwanila ekitibwa Adonai osanidde amatendo ogwanila ekitibwa Kubanga Oli, Wali era Oliba ne byokola by'amaanyi Tewali luyimba nze lwenyinza okuyimba okusinga ku luyimba lwo Mukama Ye Ggwe Yakuwa, Ye Ggwe maanyi, Oli luyimba Hallelujah Oh, Oli lwazi Oli lwazi nze kwenyimirila Omusana ogwaka ne mu kizikiza Osetula ensozi nezitamanya Oli lwazi empaji ey'omuliro Kitibwa kye kanisa, tukuvunamire Oli lwazi nze kwenyimirila Omusana ogwaka ne mu kizikiza Osetula ensozi nezitamanya Oli lwazi empaji ey'omuliro Kitibwa kye kanisa, tukuvunamire Tukuvunamire, Tukuvunamire Nasinza Ku lusozi lwa Mukama Kanyingire mumpyaze n'okusinza Gulawo enzijji Kabaka ayingire Ndeese saddaka entukuvu ekusanyusa N'omutima ogumenyese togugayenga Nasinza Ku lusozi lwa Mukama Kanyingire mumpyaze n'okusinza Gulawo enzijji Kabaka ayingire Ndeese saddaka entukuvu ekusanyusa N'omutima ogumenyese togugayenga Gulawo enzijji (Gulawo enzijji) Gulawo enzijji (Gulawo enzijji) Gulawo enzijji Kabaka ayingire Gulawo enzijji (Gulawo enzijji) Gulawo enzijji (Gulawo enzijji) Gulawo enzijji Kabaka ayingire Tewali luyimba lwenyinza okuyimba Okusinga ku luyimba lwo Mukama Ye Ggwe Yakuwa, Ye Ggwe maanyi Oli luyimba.. Hallelujah Tewali luyimba lwenyinza okuyimba Okusinga ku luyimba lwo Mukama Ye Ggwe Yakuwa, Ye Ggwe maanyi Oli luyimba.. Hallelujah
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 5:17
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı