isaac senteza mu kitiibwa şarkı sözleri

Omusajja ow'enaku Yaganibwa banji Omusajja owokubonabona Neyetika obulumi Abantu gwe bakweka obwenyi bwabwe Yanyomebwa Yaswazibwa Wa mukwano nabaki Waggulu ku musalaba wagamba nti kiwedde Nebwewali mu ntaana Ngolowoza kunze Mu bilowozo byo Ng'odowozako Nga bwewasubiza enaku ssatu Laba nga ziwedeyo Laba ejinjja lijidwawo Wuyo omwana gw'endiga Hey, aweledwa amaanyi Mu ggulu, kunsi ne wansi w'ensi Buli lulimi lwatule Yesu ye mukama Gwe okuffa amaanyi go Galiludawa Gwe okuffa amaanyi go Galiludawa Amagombe tegakuyinza Entaana teyayinza Kwegala Wansasulira mirembe na mirembe Gwe wawangula nange mpangule Otujja mu kitiibwa otuza mu kiitibwa oh Laba ejinjja lijidwawo Wuyo omwana gw'endiga Hey, aweledwa amaanyi Mu ggulu, kunsi ne wansi w'ensi Buli lulimi lwatule Yesu ye mukama Laba ejinjja lijidwawo Wuyo omwana gw'endiga Hey, aweledwa amaanyi Mu ggulu, kunsi ne wansi w'ensi Buli lulimi lwatule Yesu ye mukama Gwe okuffa Amaanyi go galiludawa Wamukano nabaki Awayo obulamu bwe ku lwabala (Omukwano gwakuba ekubo) Wampa essuubi (Wampa essuubi) Wampa eddembe (Wampa eddembe) Waffa era n'ozukira Wamukano nabaki Awayo obulamu bwe ku lwabala (Omukwano gwakuba ekubo) Wampa essuubi (Wampa essuubi) Wampa eddembe (Wampa eddembe) Waffa era n'ozukira oh Amagombe tegakuyinza Entaana teyayinza Kwegala Wansasulira mirembe na mirembe Gwe wawangula nange mpangule Otujja mu kitiibwa otuza mu kiitibwa oh Amagombe tegakuyinza oh Entaana teyayinza Kwegala Wansasulira mirembe na mirembe Gwe wawangula nange mpangule Otujja mu kitiibwa otuza mu kiitibwa oh
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 5:29
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı