isaac senteza nesimye (katonda lusozi) şarkı sözleri

Eddoboozi lyo ndiwulira Omukono gwo gusumulula Eddoboozi lyo ndiwulira Nga liyita mu bantu bo Omwoyo wo muwulira Atambula mu bantu bo Eddoboozi lyo nga liyita Omutima gunawumula Leka eddoboozi lyo lisilise amaloboozi gona Omutima gwange nguwa gwe weka Leka eddoboozi lyo lisilise amaloboozi gona Omutima gwange nguwa gwe weka Nesimye okuttuula ku bigere byo Mu kuberawo kwo nze kanvuname Buli kyendi ne kyendiba byona obimanyi Mu kuberawo kwo nze kanvuname Eddoboozi lyo ndiwulira Omukono gwo gusumulula Omwoyo wo muwulira Atambula mu bantu bo Eddoboozi lyo nga liyita Omutima gunawumula Leka eddoboozi lyo lisilise amaloboozi gona Omutima gwange nguwa gwe weka Leka eddoboozi lyo lisilise amaloboozi gona Omutima gwange nguwa gwe weka Nesimye okuttuula ku bigere byo Mu kuberawo kwo nze kanvuname Buli kyendi ne kyendiba byona obimanyi Mu kuberawo kwo nze kanvuname Katonda lusozi olubikka ebiwonvu byona Era lwe lutindo olusomoka enyanja Katonda lusozi olubikka ebiwonvu byona Era lwe lutindo olusomoka enyanja Katonda lusozi olubikka ebiwonvu byona Era lwe lutindo olusomoka enyanja Olusomoka enyanja Olusomoka enyanja Olusomoka enyanja Nesimye okuttuula ku bigere byo Mu kuberawo kwo nze kanvuname Buli kyendi ne kyendiba byona obimanyi Mu kuberawo kwo nze kanvuname Nesimye okuttuula ku bigere byo Mu kuberawo kwo nze kanvuname Buli kyendi ne kyendiba byona obimanyi Mu kuberawo kwo nze kanvuname
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 5:35
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı