isaac senteza okwagala şarkı sözleri
Ekisa kyo kyanonya
Nekindeta awo woli
Wanjagala nze eyali tasanira
Omukwano guno
Gwe nali sisanira
Eggulu ly'attuula nelyebuza
Ani anagenda
Newataba muntu nomu naye
Mu kusirika okungi laba
Omwana gw'endiga
Nawanika omukono wewawo
Taata nagenda oh,
Omutango yagujawo
Ebbanja yalisasula
Omusalaba yagwetika
Omutango yagujawo
Ebbanja yalisasula
Omusalaba yagwetika
Oli munyenye eyo kumakya
Kasana kabelyebelye
Yeggwe omwana gw'endiga
Ajjawo ebibi
Oli munyenye eyo kumakya
Kasana kabelyebelye
Yeggwe omwana gw'endiga
Ajjawo ebibi
Oli munyenye eyo kumakya
Kasana kabelyebelye
Yeggwe omwana gw'endiga
Ajjawo ebibi
Oli munyenye eyo kumakya
Kasana kabelyebelye
Yeggwe omwana gw'endiga
Ajjawo ebibi

