isaac senteza oli kiggo kyange şarkı sözleri

Yesu Oli kitangala, Oli Ssuubi Ye Ggwe weka omwana gw'endiga Yesu Oli kitangala, Oli Ssuubi Ye Ggwe weka omwana gw'endiga Buli lulimi lwatule Buli Ggwanga livuname Abatukuvu tuvuname wali Tumusinze Asanidde (Tewali kisinga) Tewali kisinga okuberawo kwo Era teriba kifanana obulungi bwo Mu kuberawo kwo tusinza Hossana Tewali kisinga okuberawo kwo Era teriba kifanana obulungi bwo Mu kuberawo kwo tusinza Hossana Yisraeli eri mu Ddungu wajiberera empaji ey'omuliro ekiro Kabaka Beera ekile Eri abaana bo Beera ekile eri ekanisa Abatukuvu tuyimbe Oli kiggo kyange Oli maanyi gange Enaku zange ezo kunsi Ye Ggwe Oli mukka gwenzisa Mukama Golola omukono gwo Onfule yekaluyo entukuvu (Oli kiggo kyange) Oli kiggo kyange Oli maanyi gange Enaku zange ezo kunsi Ye Ggwe Oli mukka gwenzisa Mukama Golola omukono gwo Onfule yekaluyo entukuvu (Oli kiggo kyange) Oli kiggo kyange Oli maanyi gange Enaku zange ezo kunsi Ye Ggwe (Oli mukka gwenzisa) Oli mukka gwenzisa Mukama Golola omukono gwo (Onfule) Onfule yekaluyo entukuvu (Yekalu yo entukuvu) (Leka ebilala bigende) Leka ebilala bigende nsigaze okuberawo kwo Kaninde oyogere amagenda gange Ompe amaanyi mpangule ebimpangula Mpumulire mu kuberawo kwo (Leka ebilala bigende) Leka ebilala bigende nsigaze okuberawo kwo Kaninde oyogere amagenda gange Ompe amaanyi mpangule ebimpangula Mpumulire mu kuberawo kwo Mpumulire mu kuberawo kwo Mpumulire mu kuberawo kwo
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 4:56
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı