isaac senteza oli musana (abaruumi 8) şarkı sözleri
Oli musana ogwaka ne mu kizikiza
Kandagule eri ebyaffa
Nangirira olunaku olupya n'emukiro
Ekisa kyo kimala, Oli wakisa
Tulekanile waggulu afugga
Tusomoka, tugenda buziba
Okubonabona okw'emirembe gyino
Tekwenkana na kitibwa ekililabisibwa
Ebitonde bitunula nga byesunga
Okulabisibwa kw'abaana ba Katonda
Leka wabelewo okuyayana
Tuyayanire omusana gw'ensi
Oli musana ogwaka ne mu kizikiza
Kandagule eri ebyaffa
Nangirira olunaku olupya n'emukiro
Ekisa kyo kimala, Oli wakisa
Tulekanile waggulu afugga
Tusomoka, tugenda buziba
Okubonabona okw'emirembe gyino
Tekwenkana na kitibwa ekililabisibwa
Okubonabona okw'emirembe gyino
Tekwenkana na kitibwa ekililabisibwa
Abakulembelwa omwoyo be baana ba Katonda
Abakulembelwa omwoyo be baana ba Katonda
Oyo bwaba ngali ku lwaffe omulabe waffe yani?
Mu byona tuwangudde n'okukilawo
Sikuffa, sibulamu, siba Malayika yadde obufuzi teliba kitwawula ku kwagala kwe

Sikuffa, sibulamu, siba Malayika yadde obufuzi teliba kitwawula
Ku kwagala kwe