isaac senteza oli mutukuvu luberera şarkı sözleri

Mukama bwemba nzudde Okuganja mu maaso go nze nsabye Wulira okusaba kwange Nkulabyeko ng'okola Okusinga ku byemanyi ne mu ddungu Oberawo Nze ndi wuwo oli wange era ndi wuwo Nze ndi wuwo, ndi wuwo, ndi wuwo Oli mutukuvu ne wottuula watukuvu Ba malayika basinza ku namulondo yo Naffe ka tuyimuse amaloboozi tukusinze Osanidde luberera Yesu bwotambula buli kimu kikyuka Tetubere kyekimu, oli wano kati Kola nga bwoyagala oli wano kati Era kola nga bwoyagala oli wano kati Nze ndi wuwo oli wange era ndi wuwo Nze ndi wuwo, ndi wuwo, ndi wuwo Oli mutukuvu ne wottuula watukuvu Ba malayika basinza ku namulondo yo Naffe ka tuyimuse amaloboozi tukusinze Osanidde luberera Sisinkana buli kyetaago ogabirire Mu buli muyaga oyogere emirembe Buli azitoweleddwa omutikule Bwotambula buli kimu kikyuka Mu kuberawo kwo, mu kuberawo kwo Sisinkana buli kyetaago ogabirire Mu buli muyaga oyogere emirembe Buli azitoweleddwa omutikule Bwotambula buli kimu kikyuka Mu kuberawo kwo, mu kuberawo kwo Sisinkana buli kyetaago ogabirire Mu buli muyaga oyogere emirembe Buli azitoweleddwa omutikule Bwotambula buli kimu kikyuka Mu kuberawo kwo, mu kuberawo kwo Oli mutukuvu ne wottuula watukuvu Ba malayika basinza ku namulondo yo Naffe ka tuyimuse amaloboozi tukusinze Osanidde luberera Oli mutukuvu ne wottuula watukuvu Ba malayika basinza ku namulondo yo Naffe ka tuyimuse amaloboozi tukusinze Osanidde luberera Osanidde luberera Osanidde luberera Osanidde luberera
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 5:24
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı