isaac senteza omugga şarkı sözleri

Lero ntwala ku mugga ogwo Ogukulukuta mu kibuga kya mukama Nze mbere nga omuti ogwasimbibwa Ku mazzi amalamu Njiwako omwoyo wo nze nsabye Ekikompe kiyiwe Mwoyo omutukuvu lero Nsaba ojuze obulamu bwange Leka amaaso gange Galabe nga bwolaba Nze ndyoke mpangule Nga bwe wawangula Gwe katonda webiro era n'ebiseera Yiwa omwoyo wo ku buli kitonde Ekilina omubiri Owonye wona, Ofuge wona Njiwako omwoyo wo nze nsabye (Nsabye) Ekikompe kiyiwe Mwoyo Omutukuvu lero Nsaba ojuze obulamu bwange Leka amaaso gange Galabe nga bwolaba Nze ndyoke mpangule Nga bwe wawangula Okola ebintu ebipya Naffe tunabilaba lero Okuba ekubo welitari N'omugga mu ddungu N'omutima guyayana (ah) Nkusaba tompitako lero (Eh) Okola ebintu ebipya Naffe tunabilaba lero Okuba ekubo welitari (yea) N'omugga mu ddungu (hey) N'omutima guyayana (ah) Nkusaba tompitako (hey) lero Nkusaba tompitako (yea) Nkusaba tompitako (hey) lero Tompitako omwana wa Daudi lero Nkusaba tompitako lero (Tompitako Nange) Nkusaba tompitako lero (tompitako) Mwoyo (juza obulamu bwange) Omutukuvu (juza obulamu bwange) lero Nsaba ojuze obulamu bwange Leka amaaso gange (leka amaaso gange) Galabe nga bwolaba (Galabe nga bwolaba) Nze ndyoke mpangule Nga bwe wawangula Mwoyo (juza obulamu bwange) Omutukuvu (juza obulamu bwange) lero Nsaba ojuze obulamu bwange Leka amaaso gange (leka amaaso gange) Galabe nga bwolaba (leka amaaso gange) Nze ndyoke mpangule Nga bwe wawangula (Nga bwe wawangula) Mwoyo Omutukuvu lero Nsaba ojuze obulamu bwange Leka amaaso gange Galabe nga bwolaba Nze ndyoke mpangule Nga bwe wawangula
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 4:29
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı