isaac senteza oyimusibwe şarkı sözleri
Tulabye obulungi bwo
N'ekisa kyo nelero
Tuyimirira mu amaaso go
Ng'omwana wanonya okubeerwa
Tukunonya welage
Gwe attuula waggulu enyo
Okole eby'amaanyi n'ebyewunyisa
Oyimusibwe nga waggulu
Ekitibwa n'ettendo bibyo
Oyimusibwe nga waggulu
Wewunyisa emmeeme yange
Tulabye ku maanyi go
Nebyo byokala naye
Wakyaliyo byokyakola
Amatu byegatawuliranga
N'amaaso byegatalabanga ebyo byokola
Mu biro bino katulege ku bulungi bwo
Gwe attuula waggulu enyo
Okole eby'amaanyi n'ebyewunyisa
Oyimusibwe nga waggulu
Ekitibwa n'ettendo bibyo
Oyimusibwe nga waggulu
Wewunyisa emmeeme yange
Hey, amatu byegatawulilanga
Amatu byegatawulilanga
Hey, n'amaaso byegatalabanga
N'amaaso byegatalabanga eh,
Nelero tuyimirila (eh) mu maaso go
Gwe okole
Amatu byegatawulilanga
Amatu byegatawulilanga
N'amaaso byegatalabanga
N'amaaso byegatalabanga (ebyo byokola)
Nelero tuyimirila (eh) mu maaso go
Gwe okole ebyewunyisa
(Ebyewunyisa) eh ebyewunyisa
(Ebyewunyisa) Neby'amaanyi
(N'eby'amaanyi) oh, gwe byokola
(Gwe byokola)
Ebyewunyisa (ebyewunyisa)
Ebyewunyisa (ebyewunyisa)
Neby'amaanyi (n'eby'amaanyi)
Gwe byokola (gwe byokola)
Eh, Oyimusibwe
Oyimusibwe nga waggulu
Ekitibwa n'ettendo bibyo
Oyimusibwe nga waggulu
Wewunyisa emmeeme yange

