isaac senteza wakitibwa katonda ow'amaanyi şarkı sözleri

Elinnya lyo kiggo ky'amaanyi Abatukuvu mwe baddukira ne bafuna okuberwa Oli w'amaanyi mu bunafu bwange Oli w'amaanyi ne mu buwanguzi Wakitibwa Katonda ow'amaanyi Wabuyinza yawangula amagombe Yawebwa amaanyi mu Ggulu ne kunsi Mutukuvu, Mutukuvu Oyo Katonda mulamu era afuga Atudde ku ntebbe ye ey'ekisa Buli kyakulwanyisa ekiweseddwa tekilabe mukisa Oli w'amaanyi mu bunafu bwange Oli w'amaanyi ne mu buwanguzi Wakitibwa Katonda ow'amaanyi Wabuyinza yawangula amagombe Yawebwa amaanyi mu Ggulu ne kunsi Mutukuvu, Mutukuvu Elinnya lyo kiggo ky'amaanyi Elinnya lyo lyambadde amaanyi manji Oli waggulu w'amaanya gona Elohim, Adonai, shammah, Yahweh Elohim (katonda asukulumye) Adonai (Katonda atatondwa) Shammah (Katonda awulira) Yahweh (Katonda Yakuwa) Elohim (katonda asukulumye) Adonai (Katonda atatondwa) Shammah (Katonda awulira) Yahweh (Katonda Yakuwa) Katonda asukulumye, Katonda atatondwa (Shammah) Katonda awulira (shammah) Katonda Yakuwa Katonda asukulumye, Katonda atatondwa (Yahweh) Katonda awulira (Yahweh) Katonda Yakuwa Wakitibwa Katonda ow'amaanyi Wabuyinza yawangula amagombe Yawebwa amaanyi mu Ggulu ne kunsi Mutukuvu, Mutukuvu Wakitibwa Katonda ow'amaanyi Wabuyinza yawangula amagombe Yawebwa amaanyi mu Ggulu ne kunsi Mutukuvu, Mutukuvu Katonda asukulumye, Katonda atatondwa (Shammah) Katonda awulira (shammah) Katonda Yakuwa Katonda asukulumye, Katonda atatondwa (Yahweh) Katonda awulira (Yahweh) Katonda Yakuwa Katonda asukulumye Katonda atatondwa Katonda awulira Katonda Yakuwa
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 5:15
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı