isaac senteza wattuula şarkı sözleri

Oyo Katonda wejje Nga bwali omulamu Naffe mukubelawo kwe Mwe tuyimirila Silwa maanyi Silwa buyinza Naye kulwo mwoyo wo Nze nsaba onkozese Mu bulamu bwange Oyimuse okukiriza munze Settula zino ensozi ezalema Nyimilile mu maaso go Nga nina essuubi Ggwe emmeme yange Sinza mukama So tewelabira Bilungi bye Kuba ye Kabaka Ye muwonya Nze kyenva nsinza Elinnya lye Emmeme yange Ekuyayanira Omutima gwange Gukuyayanira Okusinga luli N'okusinga byona Wottuula Ku namulondo yo Waliwo ekisa Bamalayika Nga basinza Gwe Omwana gwendiga Ne bakkelubbi Nga bayimba Mutukuvu N'olwalelo Katusinze Hosanna Wottuula Ku namulondo yo Waliwo ekisa Bamalayika Nga basinza Ggwe Omwana gwendiga Ne bakkelubbi Nga bayimba Mutukuvu N'olwalelo Katusinze Hosanna (Ffe tusinza) Tusinza (Mutukuvu) Mutukuvu (Hallelujah) Hallelujah (Ffe tusinza) Tusinza (Mutukuvu) Mutukuvu (Hosanna) Hosanna (Emmeme yange) Emmeme yange Ekuyayanira Omutima gwange Gukuyayanira (Okusinga luli) Okusinga luli (N'okusinga byona) N'okusinga byona, oh (Ffe tusinza) Tusinza (Mutukuvu) Mutukuvu (Hallelujah) Hallelujah, oh (Ffe tusinza) Tusinza (Mutukuvu) Mutukuvu (Hosanna) Hosanna
Sanatçı: Isaac Senteza
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 4:42
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Isaac Senteza hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı