ivan jay music omukwano gwo şarkı sözleri
[Intro]
(Guno omukwano gwo)
Oh oh baby
(Omukwano gwo baby)
Ivan Jay Music
Romeo on this one
[Chorus]
Guno omukwano gwo baby guntunse wala
Omukwano gwo baby guja kunzisa
Guno omukwano gwo baby guntunse wala
Omukwano gwo baby guja kunzisa
[Verse 1]
Oli omu bwati, gwenjagala weka
Obulungi bwo baby buli mu mateeka
Amaaso go taala, elimulisiza eno munsi yo’mukwano
Ondi wala naye sisobola kukyebela ah ah
[Bridge]
Kati nkakasa nti oliwange wenna ah ah
Nkakasa nti oliwange wenna
[Pre-chorus]
This is true love nothing else baby but true love
This is true love nothing else baby but true love
[Chorus]
Guno omukwano gwo baby guntunse wala
Omukwano gwo baby guja kunzisa
Guno omukwano gwo baby guntunse wala
Omukwano gwo baby guja kunzisa
[Verse 2]
Abalungi ndagala namu tezigwa mulusuku
Naye mu bangi
You are one in a million
Nkulowozako wesagalira
Wenetolola gwe gwendaba
Oyogela nenseka wesagalira
I got nothing to do omutima waguwamba
Silina kyakwekwasa wampangula
[Bridge]
Nkakasa nti oliwange wenna
[Pre-chorus]
This is true love nothing else baby but true love (yeah)
This is true love nothing else baby but true love oh
[Chorus]
Guno omukwano gwo baby guntunse wala
Omukwano gwo baby guja kunzisa
Guno omukwano gwo baby guntunse wala
Omukwano gwo baby guja kunzisa
Guno omukwano gwo baby guntunse wala (guntunse wala baby)
Omukwano gwo baby guja kunzisa (guja kunzisa nze)
Guno omukwano gwo (oh oh oh, oh oh oh)
Guntunse wala (guntunse wala baby)
Omukwano gwo baby guja kunzisa (guja kunzisa nze)
[Outro]
Guno omukwano gwo
Omukwano gwo baby
Guno omukwano gwo
Omukwano gwo baby

