ivan t.i.t asukuluma şarkı sözleri

Ahhhh wuuuu Kona Ha- Ha-hahaha Walalalala endulu ekwaja Walalalala musembere mbabulire Nazukuse nina oluyimba Nga lundi ku mwoyo, amazina nga ganesera Nensituka nzije mutende Olw'ekyo kyali gendi eeeee Olw'ekisa kye ekingi, eeeh Ono bwayagala ayagala, nga tosasudde Ono omukisa agugaba, nga togukoleredde Omukwano gwe gubuuka n'ebisenge Omukwano gwe gwegusinga okuwooma, eeeh Asukuluma, asukuluma byona (asukuluma) Asukuluma, asukuluma byona (Yesu asukuluma) Yesu asukuluma, asukuluma byona (asukuluma) Asukuluma, asukuluma byona (Yesu asukuluma) Nebaza Yesu olw'ekisa kye Omusalaba baali bagubajjira ffe Ekisa kya Yesu kyatujuna ffena Omukwano gwe gwatujuna ffena Si buwoomi bwa sukaali, tomugerageranya Kazibe sente mu banka, tomugerageranya Si buwoomi bwa sukaali, tomugerageranya Kazibe sente mu banka, tomugerageranya Asukuluma, asukuluma byona (asukuluma) Asukuluma, asukuluma byona (Yesu asukuluma) Yesu asukuluma, asukuluma byona (asukuluma) Asukuluma, asukuluma byona (Yesu asukuluma) Tetumunonya olwa siringi Tetumunonya olw'amayumba Tetumunonya olw'amamotoka Tetumunonya olwa siringi Bambi twakizuula Yesu lye kubo n'amazima Obulamu buli mw'ono Amanyi gali mw'ono Ebirala byona, bitugoberera bugoberezi Ebirala byona, bitugoberera bugoberezi Sooka ononye obwakabaka bwe ebirala birikwongerwako Abisinga, abisinga Yesu Asukuluma, asukuluma byona (asukuluma) Asukuluma, asukuluma byona (Yesu asukuluma) Yesu asukuluma, asukuluma byona (asukuluma) Asukuluma, asukuluma byona (Yesu asukuluma) Byona byona abisinga (abisinga) x9 Yesu
Sanatçı: Ivan T.i.T
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 3:24
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Ivan T.i.T hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı