ivan t.i.t nedda nedda şarkı sözleri

Yegwe Katonda ayagala abantu Nga tolina kakwakulizo Tolinga banno abaatwagala Nebamala nebatuyiwa Omukwano gwo Gwanamaddala Tegusangika Olaba omuzadde Yegaana omwana gwazaala Wabula Katonda Watukweka'emitima twandiswadde nyo Lengera oli Ayogerela banne bavewo abeewo Yesu oli taala Ekitangala Taata ekyo'luberera Yesu olimuzadde Ffe abatalina bazadde Gwe muzadde waffe Nedda nedda neddaaa silikuleka Obadde mwessigwa gyendi Nange nsazeewo nkusinze Yesu uhu uhu Nedda nedda neddaaa silikuvaako Obadde mwesigwa gyendi Nange nsazawo nkusuute Yesu uhu uhu Ndowooza kumukwano gwo'mungi Taata gwondaze Ngatewali anyamba Nze nandibadde wa munsimuno nga gwowonya eggere atte ye alikusambya Wansembeza ngabangobedde wala'eri nondaga omukwano Ebitulituli ebyalimumutima gwange Wabizibikira dda Sinatuka gyengenda naye newano kibadde kisaakyo Taata Onsasidde esobi zange eehh eh haaa, aliba'ani? Alinzigya kumukwano gwo'omungi ogutali gwansimbi Kulaba naaku kubulwa kyakulya nakyakwambala kilibakiki mukwano? Mi med up ma decision to praise you to love you I will never leave you lord, Mi med up ma decision to praise you to love you, I will never ever leave you lord, Mi care less About de back ground Weh mi cum from Rich or poa, it makes no sense All I know I was created In the almighty image of Jehovah Inna de dangala Weh mi cum fram Greatness doesn't cum fram deh That's wah dem sey Hey, no matta dey sey Am gona stick on you Forever and ever lord Abantu balimaba bananffusi Akwaagala leero, enkya akukyawa Kyovo'olaba nze nabavaako Amaaso ngateeka eyo gyoli Silikuleka Nedda nedda neddaaa silikuleka Obadde mwessigwa gyendi Nange nsazeewo nkusinze yesu uhu hu Nedda nedda neddaaa silikuvaako Obadde mwesigwa gyendi Nange nsazawo nkusuute Yesu uhu uhu Oooh wu woo wuuu Eee yi ye yiiii Taata nkwewadde nkwekutte Yesu silikuleka mukwano Eeeh he Eeeh Oooh wu woo wuuu Eee yi ye yiiii Yesu nkwekutte nsensebuse Mukwano silikuleka Eeeh he Eeeh I will never never never ever Never never leave you lord I will never never run a way from you Eeeh he Eeeh, eeh eeeh yiii
Sanatçı: Ivan T.i.T
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 4:13
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Ivan T.i.T hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı