jackie kizito nzija şarkı sözleri
Hmpulira bulungi bwe mba naawe
Baibe onsanyusa
N'abo be nkusanga naawe
Nze olumu bantiisa
Kubanga baibe lwe sikulabye
Mbeera nziyira
Nkusaba osembere eno
Nkwagala ku near
Baibe by'okola bye njagala
Okuva ku shoe ppaka ku hair
Embeera zo zansobera
Ngamba oba oli mulangira ssebo
Nkwata bulungi ndi mwana wa bandi
Loss sirina wafunye win
Nkwagala nnyo nnyo n'amaanyi
Ebya Jackie ate tobiwa Kayisaali, baibe
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawo
Uhuuuuu
Nze zija
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawo
Uhuuuuuu!
Sikyefasa bitazimba bitabulaaa
Birumya omutwe
Singa omanyi engeri gye nkunoonya
Mpulira nga nkwetaaga
Love nkuwa ya bwereere
Funa, kima, nona
By'oyagala byonna nategedde
By'otayagala ne nkyawa
Omutima eno guluma
Gwetaaga ggwe ogguwonya
Vva ku bakusumbuwa
Nze nze nzekka alina magic soul
Kwata wano olabe
Oba bye nkugamba nkulimbyelimbye
Kuba you're my best friend
W'otali i go insane
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawo
Uhuuuuu
Nze nzija
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawoo
Uhuuuuu
Ndaba kye ngula
Ndi customer asuubula
Baby ku nze malaika
Tewali kimulema
Nja kkakasaaa baibe
Love nkuwa ya bwereere
Funa, nyiga, kima
By'oyagala byonna nategedde
By'otayagala ne nkyawa
Nkwagala nnyo nnyo n'amaanyi
I can't explain to you
Ebya Jackie ate tobiwa Kayisaali
Baibe baibe baibe naawe
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawo
Uhuuu!
Nze nzija
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawo
Uhuuuuu
Buli w'ogenda ngoberera
Nze nzija
Wonna w'oli nkusangawo
Uhuuuuu
Nze nzija