nadia rania gunsuna şarkı sözleri

Nabulwa akwenkana Nadia XPro pan beat Nfanana eyagula emmundu nenjitekamu mu nju Aga walayi nkwagala Nkumatira, aa haa aa Wotoba wabeewo ani? Wabeewo ani Ompanewane ebya alaali Ebya alaali Gwe njagala ono kacumbali Kacumbali Abalala nabenenya ku mutwe nga biguuna Bwonkyawa oba onzise Gunkuba gunsuna lwa gwe Nabulwa akwenkana Guntujja gunkuba lwa gwe Ee, malayika Sembera, aa haa gwe Nabulwa akwenkana Yanguwa aa haa, gwe Ee, malayika Wankwata Ondi ku mutwe nga mwenge Oli ku nze, wanyweeza Aa haa aa Gwe laba ompaluusa ombibiita Ne bye siyinza kwerabira Onjagala ompagira Bya ddala amazima N'omala onkyawa Ku olwo lwe banziika N'omala onimba Ku olwo lwokiraba Gunkuba gunsuna lwa gwe Nabulwa akwenkana Guntujja gunkuba lwa gwe Ee, malayika Sembera, aa haa gwe Nabulwa akwenkana Yanguwa aa haa, gwe Ee, malayika Nfanana eyagula emmundu nenjitekamu mu nju Aga walayi nkwagala Nkumatira, aa haa aa Gwe njagala ono kacumbali Kacumbali Abalala nabenenya ku mutwe nga biguuna Bwonkyawa oba onzise N'omala onkyawa Ku olwo lwe banziika N'omala onimba Ku olwo lwokiraba Gunkuba gunsuna lwa gwe Nabulwa akwenkana Guntujja gunkuba lwa gwe Yiiyii, malayika Sembera, aa haa gwe Nabulwa akwenkana Yanguwa aa haa, gwe Yiiyii, malayika Gunkuba gunsuna lwa gwe Nabulwa akwenkana Guntujja gunkuba lwa gwe Ee, malayika Sembera, aa haa gwe Nabulwa akwenkana Yanguwa aa haa, gwe Ee, malayika LYRICS PUBLISHED BY: PROMOTER MUSA
Sanatçı: Nadia Rania
Türü: Belirtilmemiş
Ajans/Yapımcı: Belirtilmemiş
Şarkı Süresi: 3:12
Toplam: kayıtlı şarkı sözü
Nadia Rania hakkında bilgi girilmemiş.

Fotoğrafı